Obunkenke Bugguse Mu Bannabuddu

0
872

Nga okubuzaawo abantu kweyongera mu bitundu by’e Masaka , abatuuze b’oku kyalo Bulayi mu masaka bali mu kuwenja namukadde owemyaka 90 eyabziddwawo wiiki ewedde ku nsonga ezitategerekeka Kati ono yeegasse ku bantu abangi abazze babuzibwawo mu bitundu bino abongedde ku bunkenke mu kitundu kino era omuli n’okutemulwa okwebbaluwa