Ojjukira Emmundu Ezaaboggola e Kasese?

0
405

Leero 28 omweezi ogwe 11, bwe lwali bwe luti omwaka oguwedde olubiri lw’omusinga Charles Wesley Mumbere lwalumbibwa amagye newabalukawo okulwanagana okw’amaanyi era okukakana ng’abantu nkumu bafudde anti olubiri era lwatekerwa omuliro. Abamu ku baakosebwa baagala gavumenti ebayambe erabirire bamulekwa Nabaaasa Innocent yabadde Kasese nayogerako n’abantu bano