Okuwaandisa Abalimi Kinabagasa?

0
709

Abalimi b’e Luweero bakubye ebituli mu nteekateeka ya gavumenti eyokuwandiisa abalimi ne bibiina mwebegatira enatela okujibwako akawuwo nebagamba nti abalimi tebamazze kusomesebwa n’okubangulwa ku bilungi ebikulimu. Abakugu abavunanyizibwa ku byobulimi mu District ye Luweero bakakasizza nti ensimba zokuwandiisa abalimi zamazze okubawebwa nga omulimu bakugutandika sabiiti ejja mu December oba ku ntandikwa ya ntenvu.