Okuwandiisa Abaagala Obubaka Bwa Igara East Kutandise

0
905

Akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga kitandise okuwandiika abaagala okwesimbawo mu lwokaano lw’okujjuza ekifo ky’ mubaka wa paalamenti akiikirira Igara East. Kino kyadiridde kkooti okusazaamu omubaka wabwe Andrew Martial gyebuvuddeko.