Omuliro Gusaanyizzaawo bya Bukadde e Buwama

0
404

Abasuuuzi mu kabuga k’e Buwama mu district eye Mpigi bakeeredde mu maziga nabbambula w’omuliro bwakutte n’asaanyawo amaduuka wamu n’obufo bwemmere. Amaduuka agasaanyewo gabadde gasuubiza bintu ebyenjawulo ebibalirirwamu obukadde n’obukadde bw’ensi era nga tewali kiwonye kwossa n’ensimbi enkalu ezibaddemu.