Paalamenti Ezzemu Okutuula Leero

0
409

Ababaka abali ku ludda oluvuganya gavumenti bagaanye okudda mu paalimenti eyawamu okuteesa okutuusa nga paalimenti ekkirizza okuteesa ku kyokulumba Paalimenti ababaka bano bamale bakubibwe Paalimenti leero lwezzeemu okutuula oluvannyuma lwoluluwummula olwagendererwa okuleka ababaka beebuuze ku bantu baaabwe ku nnyingo 102b