Poliisi Eyazizza Amaka ga Nazaala wa Kiyingi

0
377

Wabaddewo obunkenke ku kyalo Nabusanke mu District eye Mpigi ebitongole ebikuuma ddembe bwebizinzeeko amaka ga nyina w’abamu ku basibe abaggalirwa mu kkomera ku byekuusa ku kutemulwa kwa abasiraamu.