Ssemaka e Masajja Akambuwadde N'atema Mukazi We

0
655

Ekikangabwa kibutikidde abatuuze be Masajja Kibiri mutuuze munaabwe bwakidde omwana we namutta, nateemateema omukazi n’oluvanyuma naye neyegya mu bulamu bwensi eno. Abatuuze bagamba nti abagalana ababiri babadde batutte ebbanga nga balina obutakanya kubigambibwa nti omukazi abadde ateteera nabasajja abalala.