Temwekwasa Busongasonga – Salim Sale

0
751

Enaku zino obulimi nobulunzi gwemulimu omuntu gwakola nafuna ssente nga teri amukuba ku mukono era kino kiyambye baangi okwekulakulanya naye ekibi kwekuba nti abantu bangi okulima tebakulabanga omulimu songa bangi balowooza nti mulimu gwa batasoma. Kati gavumenti egamba nti kyekiseera buli muntu okubako kyalima awatali kwekwasa bunene bwatakka oba mbeera yabudde.