Wuuno Nakyala Atikka Bbaasi

0
434

Wuuno akunukkiriza emyaka ataano atawena, ati avuganya na basajja mu kutikka bus, n’okusitula emigugu okusobola okufuna ekigulira magala eddiba n’okuweerera abaana, anti eza bba tezimala. Ono yaakakolera emyaka ,era by’afunyeemu ntoko.
Ono akubira abakyala omulanga obutanyooma mirimu, kuba tewakyali gwa baami n gwa bakyala gwoka.