Ababaka Baakunsisinkana Museveni

0
721

Akakiiko ka paalamenti akakola ku mateeka enkya lwekagenda okusisinkana president Museveni abannyonnyole endowooza ye ku bbago ly’etteeka eryokujja ekkomo ku myaka omuntu kwakoma okwesimbirawo ku bukulembeze bwegwanga. Wabula abaka abatuula ku kaiiko kano nga bwakanya ebbago lya magezi balumiriza bannaabwe okubaga alipoota mu nkukutu ng’akakiiko tekannamaliriza kusisnkana bantu kuwaayo ndowooza zaabwe.