Bano Kkolera Alabika Abali Kumpi

0
791

Jinja ekimu ku bibuga ebyaali byeyagaza bwokitukamu leero kasasiro yakwaniriiza era abawangalira mu kibuga Jinja beralikirivu nga bagamba nti akadde konna ekirwadde kya Cholera kyandibazingako anti ebisweera Bilungube ebiva ku kasasiro bibafukidde ekizibu. Banenya bakama baabwe.