Akavuyo Ka Sekukkulu

0
816

Akavuyo kaatandise dda mu kibuga Kampala naddala mu bifo awasimba zi baasi ezigenda ewala anti olwaleero ne tiikeeti zibadde za kulwanira nga abantu tebafa ku mutwalira meka, ekikulu afunye emutwala. Nabakooza Lydia abadde wansi gyemuyita downtown, era kino kyekibaddeyo olwaleero.