Bruno K Omumanyi?

0
829

runo Kiggundu abanji gwemumanyi nga Bruno K muyimbi eyatandikira mu mpaka za airtel trace era ogwasooka yakwata kyakubiri naye olwaleero yeesibiridde nnyo okuyimba nga bw’asuna endongo ye mweene. Gwetulina mu cakala era Zahra Namuli amuguddeko nga yeetegekera kusanyusa bantu mu maazaalibwa.