Kayihura Awakanyizza Ebya Tumukunde

0
1147

Sabapoliisi wa Uganda Gen Kale Kayihura alidde mu tama olw’abasirikale be okukwata obubi esonga z’ettaka ekibavilako okulabika nga be ba wanyondo ba kooti. Okwogera bino kidilide gyebuvuddeko police okulwanagana nabadukanya ebbaala ya Panamera e’Naguru ayomuvuzi we motoka zempaka Desh Kananura ngabagezako okutukiliza ekilagiro kya kooti. Kayihura era ayambalidde ne Minister w’obutebenkevu Lt Gen Henry Tumukunde olwokulemesa ba wanyondo ba kooti.