Abasodokisi Ssi Banyanyufu Lwa Myaka

0
805

Ab’enzikiriza y’Abasodokisi beegasse ku bannaabwe ab’enzikiriza ya Kristu okujaguza olunaku lwa Ssekukkulu, okwawukanako bwegubeera mu nnaku z’amazuukira ku olunaku lutuukidde kumu era nabo balujaguza nga leero nga 25 ng’abalala. Ssaabasumba w’abasodokisi Metropolitan Yona Lwanga abasibiridde entanda ya kwagalana n’okusonyiwagana mu kaseera kano ng’eggwanga lirimu enjawukana z’ebyobufuzi.