Ebyafaayo By’ekibuga Yerusaalemi

0
872

Yelusalemi, kibuga kitukuvu era kya byafaayo mu bitabo ebitukuvu Kyokka newankubadde nga guli gutyo, ekibuga Yerusalemi era ntabiro y’enkayana wakati wab’enzikiriza ya Kristu n’abasiraamu era wakati wa Yisirayiri ne Palestina Abalamazi bannayuganda bangi bekulumulula buli mwaaka okugeenda okulambula Yelusalemi n’okufuna emikisa egijjudde mukifo kino.