Aba CCEDU Bagamba Baawonye Luno

0
792

Abakozi b’ekibiina ky’obwannakyewa ekirondoola ebyokulonda ki Citizens’ Coalition for Electoral Democracy oba CCEDU emitima gibasula ku mitwe nga nviiri olw’okuzindibwa n’okulumbibwa kw’abazigu ebibiina by’obwannakyewa kwebifunye ensangi zino. Kino kiddiridde amawulire okutandika okuyitinngana ku mikutu gi mugattabantu nga wofiisi z’ekibiina kino bwezaazindiddwa mu kiro ekikeesezza olwaleero abazigu nebakuulita n’emmundu y’omukuumi. Bushrah Namirimu atuuseeeyo….

TagsCCEDU