Aba ‘Opozisoni' Beekandazze Nebafuluma

0
461

Ababaka boludda oluvuganya nga bakulembedwamu Winnie Kiiza Akulira oludda oluvuganya bekandazze nebafuluma mu lutuula lwa palamenti oluzeemu okutuula akawungeezi nga bawakanya engeri ensonga jezilwatibwamu mu palaamenti. Kyebasinze okusimbako essira ye ngeri bannaabwe gyebagobeddwamu mu lutuula lw’okumakya ne Alipoota ejja ekkomo kumyaka.