Ababaka Basimattuse Okugobwa mu Paalamenti

0
807

Kkooti ejulirwamu ewadde ababaka w’e Budadiri east Vicent woloya ne munne owa Lugazi municipality Isaac ssozi essanyu ly’omwaka bwesazizzaamu ebiragiro bya kkooti enkulu eyali eragidde bano bagobwe mu paalimenti olwensonga ezenjawulo Mu nsala y’abalamuzi abasatu okubadde n’omulamuzi steven Kavuma , kkooti egamba obujulizi obumu bwakwatibwa bubi nga bano beetaaga okusigala mu kkooti.