Ababaka Bawakanyizza 'Abasawo Abacuba'

0
727

Ababaka ba paalimenti abatuula ku kakiiko k’ebyamateeka basuubizza okusimbira ekkuuli enteekateeka za gavumenti zonna ez’okuleeta abasawo Abacuba okujja okukolera mu Uganda okusobola okuzibikira eddibu erireetebwawo okwediima kwabasawo Ababaka bagamba nti kino mikotoggera abasawo bawano kubanga ssente zegenda okuteeka mu basawo bano bwoziwa abawano oba obaleetedde akaseko ku matama