Ababumba Amategula Bakoowu

0
349

Poliisi eyiiriddwa e Kajjansi ku kkampuni ekola amategula okukkakkanya abakozi ababadde batanudde okwekalakaasa nga bawakanya ssente entono ezibaweebwa ,okulwawo kwemisaala mpozzi n’okuyisibwa obubi
Abakozi bakedde kwegugunga nga bateeka ebikola wansi nga bagamba bakama baaabwe basusse okubayisaamu amaaso n’okubayisa obubi