Ababundabunda Bayingidde Uganda

0
888

Abantu abasoba mu 500 bebakonkomalidde ku mwalo gw’e Sebagolo ku nnyanja muttanzige mu District y’e Hoima oluvannyuma lw’okudduka ekibambulira ekiri ewaabwe ng’entabwe eva ku mawanga abiri agasangibwa mu ssaza ly’e Gituri mu Congo omuli eggwanga lya Lendu awamu nebannaabwe aBagegere abasazewo okugwangana mu malaka.