Ababundabunda Beeyuna Uganda

0
378

Abatuuze b’omu disitulikiti y’e Hoima nebitundu ebiriraanyeewo beeyongede okweraliikirira olwomuwendo gwababundabunda abeeyongera okweyiwa mu kitundu kyabwe nga bava mu nsi Congo eri ebyobufuzi ebyongera okubiggya buli olukya Ababundabunda bano okusinga bagobera ku mwalo gwe Sebagolo ogsangibwa ku nnyanja Albert ekint ekyongedde okuteeka ebyokwerinda byekitundu ku bunkenke.

More News