Abajaasi Ne Poliisi Bakolera Wamu

0
966

Ng’ebula essaawa ntono okutuuka ku lunaka lwa ssekukkulu ab’ebyokwelinda mu bitundu by’e Masaka bongeddemu bukodyo okulaba nga Bannamasaka bongera okufuna obuweerero mu gandaalo lya ssekukkulu ate n’okumalako omwaka. Era gwe anyumirwa okutambula ekiro naye ngendanga muntu tolina sigala waka banakunyumiza anti ogya kutuuka okwebuuza kiki ekyaktambuza ekiro.