Abakazi Kati Bawutula Abasajja

0
322

Okutulungunya mu maka kuvudde ku bakazi nga kuzze mu basajja newankubadde bangi ku basajja bafa kisiiri. Okutulugunya abasajja mu maka kati kukolebwa bakazi era abasajja bangi basirika busirisi nga batulugunyiziddwa olwokuba basajja.