Abalimi B’ebikajjo Bakukkuluma

0
457

Abalimi bebikajjo e Busoga abegattira mu kibiina ki Busoga Sugarcane outgrowers Association balajanidde Gavt eveeyo ebayambe ku bananyini byuma ebikamula sukaali bebagamba nti bali mukobaane okusala bbeeyi yebikajjo byebagula kubalimi Bano abatuziza olukungaana kukitebe kyabwe e Kakira bagamba buli olukya bananyini factory za sukaali basala emiwendo ekibaviriddeko okufiirwa ssente nyingi.