Abasawo e Mityana Bogedde

0
440

Abajjanjabi b’emityana balabudde nti omusawo okwekalakaasa aba yeerabidde byayasoma n’ebirayiro byeyakuba okubeererawo abalwadde mu mbeera yonna okulaba nga bataasa obulamu. Bano wabula era baalajana nga wadde bakuba ebirayiro bino naye gavumenti ebafeeko kubanga embeera mwebakolera mbi nnyo ddala.