Abasomesa B'e Makerere Baakulonda Abakulembeze

0
435

Okunoonya obululu kwanadda mu kifo kya ssentebe wababasomesa be Makerere kutandise ngabavuganya bonna essira balitadde ku kyakulaba ngemisala gayabasomesa gitereera Leero abavuganya abasatu okuli Nambalirwa Hellen, Fredrick Luggya ne Muhwezi Kahunde basisinkanye mu kwogera okwokukubaganya ebirowoozo okutegekeddwa ekibiina kino.