Abasuubuzi Ab'e Kyengera Bakaaba

0
706

Abasuubuzi b’omu katale k’e Kyengera bakukkumye olw’embeera gyebasuubuliramu. Bagamba omusana guboonoonera ebintu byabwe ate nga tawuni council y’e Kyengera baabasuubizza okubazimbira akatale kyokka neguno gwaka teri yaddamu kubyogerako. Bino babyogeredde mu katale nebalaga obutali bumativu olw’embeera y’akatale kaabwe gyekalimu.