Abatta' Kaweesi Nabo Balabye

0
356

Abateberezebwa okutta eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi abaayimbulwa oluvanyuma nebaddamu nebakwatibwa, baleeteddwa mu kkooti era nebeemulunga olw’enkwata embi ennyo gyebaabakwatamu n’okubatulugunya.