Abatuuze e Tirinyi Batabukidde UNRA Lwa Nfuufu

0
326

Abasaabaza abantu ku luguudo Tirinyi naddala abagoba ba boda boda bavudde mu mbeera ne baluziba nga bagamba nti bakooye obubenje obugwa ku luguudo luno entakera ne butta abantu. Batadde emisanvu mu nguudo ne bakuma n’omuliro omuziyiza mmotoka okusala nga bwebanenya ekitongole ky’enguudo ki UNRA okulwawo okumaliriza oluguudo luno. Wabula poliisi ebalabuukiridde mangu