Abavubi Beemulugunya Ku Bajaasi

0
422

Gyebuvuddeko envuba embi ebadde elwanisiziddwa ku Nyanja z’e Uganda okuva aba majje bwebatekebwawo okulwanisa envuba embi. Naye abavubi abamu, bavuddeyo nebagamba nti bakubibwa abajaasi ba UPDF,. Okuzinzira ku mwogezi wa updf,Richard Karemire kino kikyanozebwako.