Abavuganya Gav't Bagenda mu Kkooti

0
282

Oluvanyuma lw’okuwangulwa mu lutabaalo lwebaabaddemu olw’okukuuma ssemateeka era naataganjulwa, abooludda oluvuganya bagenda mu kkooti balabe nga babaako kyebataasa. Bano wetwogerera bataganjula mateeka okulaba wa webayinza okuyita okuyimiriza ebolwa byebayise ebyasitaani eri eggwanga lino. Baagala okulaba buli tteeka eryamenyeddwa mu kukyusa ssemateeka, olwo beeyomngereyo mu kkooti ya east Africa. Mu kaweefube gwebatuumye koogikutteko, basooka kuloopa sipiika kadaga.