Ab'e Kibuli Balangidde Ababaka

0
871

Obukulembeze bw’ekiwayi kyobusiraamu e Kibuli busabye pulezidenti museveni alindeko okussa omukono ku tteeka lyokuggyawo emyaka eryayisibwa paalimenti gyeb uvuddeko nga bugamba lyayisibwa wakati mu bulimba Mu bubaka bwatisse omumyuka wa Supreme Mufti ,jajja w’obusiraamu Kassim Nakibinge ategeezezza nti ababaka baalimba nnyo pulezidenti ku tteeka lino nga byebaayogera si byebyo abantu byebaabatuma.