Abeetunda Balumiriza Poliisi

0
800

Abakazi abatunda emibiri gyabwe bakiikidde police nebitongole ebikuma ddembe ensingo okubalisa akakanja kyoka nga bwebakwatibwa nebagalilwa tebalamulwa mu mateeka.
Bano bagamba nti abakuuma ddembe naddala aba police olubakwaata nga babasaba emibiri gyabwe nga tebasasudde, bwebagaana nebabapaatiikako emisango gyebatazzizza.