Akancankalano mu Paaliment

0
358

Paalimenti atudde nate okukubaganya ebilowoozo ku alipoota ebbiri evaavudde mu kakiiko k’ebyamateeka nga zoogera ku bbago lya Raphael Magyezi eryagala ssemateeka wa 1995 ataganjulwe, mujjiibwemu ekkomo ku myaka. Wabula mu paalimenti olwaleero, tebibadde byangu nga akaleega bikya kavudde ku baserikale abagambi nti bakira beekukumye mu masinzizo g’ababaka okubadde ekkanisa ne kelezia. Kino kitanudde ababaka, era gyebikkidde kubadde kwesika bitogi nabakuuma ddembe.