Akayisanyo Wakati mu Kibuga Olwa Ssekukkulu

0
722

Ng’ebula ennaku bbiri ssekukkulu okutuuka nga mu kiesera kino buli abantu bangibeebuga kugula kyakwambala ku mazaalibwa. Bwotuuka mu kibuga abasuubuzi bali ku mugano nga gwa nswa anti buli kitundibwa abaguzi weebali . Bo abatundira ku nguudo basigadde banjala ngalo anti KCCA tebaganyizza kubitundira ku makubo.

More News