Alipoota ku Myaka Bakyagisirikidde

0
729

Ababaka ba palamenti okuva kunjuyi zombi oluwagira naabo abatawagira bbago lya ttteka ly’omubaka Raphael Magyezi banyivu akakiiko lwa palamenti akakola ku mateeka okulwaawo okwanjulira paalamenti alipoota ekwata ku bbago eryokujja ekkomo ku myaka gya Pulezidenti.
Mubufu bwebumu Oboth oboth era asambaze ebibadde byogerwa nti ensonga yemyaka omusanvu yatekeddwa mu alipota yabwe wadde nga teyaali mu baago lyomubaka Raphael Magyezi.