Alipoota Y’abangi N’eyabatono Zanjuddwa mu Paalamenti

0
888

Kyadakyi Ssentebe wa akakiiko ka palaamenti akakola ku mateeka Jacob Oboth ayanjulidde palamenti alipota yabwe ekwaata kubaago lye tteka lyomubaka Raphael Magyezi elyokujja ekomo kumyaka jja pulezidenti.
Mu alipoota eyabangi Jacob Oboth Oboth jjayanjulidde paalamenti, akakiiko kasazewo nti nti enyingo ya 102b ekwatibweeko kwosa nekwongezaayo ekisanja kyomukulembeze wegwanga okuva kumyaka 5 okudda ku musanvu.