Baabano Ababaka Abateegoda

0
740

Abamu ku babaka ku kakiiko ka paliyamenti ak’Ebyamateeka akekenneenya okukyusa ennyingo 102b mu Ssemateeka w’Eggwanga, bagaanye okugenda mu maka g’omukulembeze weggwanga okufuna ebirowoozo bye ku kiteeso kino Ababaka bano bagamba nti ekyokusisinkana Pulezindenti kigendereddwamu kwekkusa mpozi n’okuyisaawo ebigendererwa byomukulembeze w’Eggwanga.