Besigye Aleeta Ekipya

0
1052

Munna FDC Dr. Kizza Besigye avuddemu omwasi ku kya paalimenti okuggyawo ekkomo ku mykaa gyomukulembeze bwategeezezza nga bannayauganda kati bwebalina okwerwanako mu ngeri yonna okukuuma ssemateeka nga ssemateeka bwakirambika Besigye abadde awamu ne bannabyafuzi abali ku ludda oluvuganya n’ategeezezza nga bwebagenda okugyemeera enkyukakyuka empya okutandika ne naku zomwezi 9 omwezi ogujja kubanga ssemateeka wa bonna