Bobi Wine Omwaka Agutenda Luno!

0
953

Robert Kyagulanyi amanyiddwa ennyo nga Bobi Wine ye mubaka wa Kyaddondo east era yomu ku bantu abawangaalidde mu mawulire omwaka guno olwensonga okusinga ennyo eze’byobufuzi. Wadde muggya mu byobufuzi kyokka y’omu kwabo aboogera ensi newuliriza era nebweyabadde mu Palamenti mukujja ekkomo ku myaka egy’omukulembeeze w’egwanga okwogeera kwe bonna bamwegese amatu mebamwazika namatu. Wabula Kyagulanyi agamba nti ekimu ku bimuluma mukulwanirira egwanga lino zenjawunkana eziri mu bubaka zagamba nti tebayinza kukolera wamu okugussa ensonga . Omusasi waffe ayogeddeko ne Kyagulanyi.