Buganda Ereeta Nkola Mpya

0
772

Katikkiro Charles Peter Mayiga atongozza akakiiko ka bantu mwenda akagenda okubaga ebbago erigenda okulungamya abavubungaba Buganda. Akakiiko kano kakulemberwa omukenkufu Edward Kirumira okuva e ku kasozi k’abayivu e Makerere.