Dr Lulume Awonye Ekkomera

0
282

Kkooti y’e Lugazi etadde eyaliko omubaka wa Buikwe South Dr Lulume Bayiga n’abantu abalala basatu ku kakulu ka bukadde busatu N’emitwalo 30 nga zabuliwo. Lulume ne banne basatu baakwatibwa nga 2 omwezi guno era bamaze ebbanga lya week emu n’ekitundu mu nkomyo e Luzira n’amakomera amalala poliisi gyeyasooka okubatwala oluvannyuma lw’okubakwata.