Ebiremesezza Abasuubuzi B'omu Kampala Okunywereere Gyebaagenda Okulya Ennaku Enkulu

0
359

Obunkenke bwokuza abaana mu masomero k’o nokusasura ez’obupangisa bye bimu ku biremesezza abasuubuzi b’omu Kampala okunywereera gyebaagenda okulya ennaku enkulu. Bangi naddala wansi mu Kampala amanyiddwa nga down town bagguddewo amaduuka naye abaguzi babadde baakubaka bubasi.