Eby'amaguzi Biyidde Nebiggwaawo e Iganga

0
531

Abasuubuzi abakunukkiriza mu50 e Iganga, sekukkulu y’omwaka guno yaakubagendera bubi emmaali yaabwe bwetokomokedde mu babbambula w’omuliro asaanyizzaawo obuduuka bwabwe. Omuliro guno gugambibwa okuba nga gukutte mu kiro ekikeesezza olwaleero ne gusanyaawo ebintu bya bukadde.