Eby'emyaka Bakyabyogerako Nnyo

0
349

Abeekenenya ensonga bongedde okukuba ebituli mungeri palamenti jeyakwatamu emitendera nga ekola ekykakyuka mu semateeka ezakasembayo. Bano bagamba tekyakolwa mu mutima mulungi , ate okusinziira ku ndaba yaabwe enkyukakyuka tezalibadde mbi wabula abawakana bakikola lwakuba nti omukulembeze yoomu abafugidde emyaka egisoba mu 30.