Ebyokwerinda Bibadde Binywevu

0
759

Police ekedde kusuula misanvu mu nguudo ezimu eziyingira ekibuga Kampala nga yeekengera abantu ababadde bayinza okweyiwa ku paalamenti okulemesa alipoota ya kakiiko aka mateeka okusomebwa.
Mu bitundu ebirara abantu bbo babadde ku mirimu jaabwe era nga balinga abatagoberera oba abatali kubigenda mumaaso nga bali ku mirimu byaabwe.