Emisango Gyakendedde Ku Nowere

0
755

Poliisi efulumizza alipoota ku byabaddewo mu kiseera ky’eggandaalo lya ssekukkulu ne jjo ku lwa 26 abantu bwebaabadde badigida. POliisi egamba nti ku luno waaabaddewo akalembereza kuba tewaabaddewo nnyo kuzza misango, nga bwegubadde emyaka egiyise. Omwogezi wa poliisi Emilian Kayima agamba nti kino tekisaanye kuyinula muntu yenna kuba n’abamenyi b’amateeka bayinza okuba nga beetegeka.